Isaiah 33:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era tewaliba mutuuze agamba nti: “Ndi mulwadde; n'ebibi by'abatuuze baamu birisonyiyibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali abeera mu Sayuuni alyogera nti, “Ndi mulwadde,” n’abo ababeeramu balisonyiyibwa ekibi kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oyo atuulamu talyogera nti, “ Ndi mulwadde,” abantu abatuula omwo balisonyiyibwa obutali butuukirivu bwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewaliba n'omu ku batuuze b'omu nsi yaffe aligamba nti alwadde. Abantu abalibeera eyo balisonyiyibwa ebibi byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oyo atuulamu talyogera nti Ndi mulwadde: abantu abatuula omwo balisonyiyibwa obutali butuukirivu bwabwe.