Isaiah 33:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama agulumiziddwa, kubanga asula waggulu; alijjuza Siyoni obulungi n'obutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama agulumizibwe, kubanga atuula waggulu, alijjuza Sayuuni n’obwenkanya n’obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama agulumizibwa kubanga atuula waggulu; ajjuzizza Sayuuni obw'enkanya n'obutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama atenderezebwe, kubanga ye afuga buli kintu. Alijjuza mu Siyooni obwenkanya n'amazima,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama agulumizibwa kubanga atuula waggulu: ajjuzizza Sayuuni omusango n'obutuukirivu.