Isaiah 34:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama asunguwalidde amawanga gonna, anyiigidde amagye gaabwe gonna. Alayidde obutalekaawo n'omu, abawaddeyo okusanjagibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anyiigidde amawanga gonna, ekiruyi kye kiri ku magye gaabwe gonna. Alibazikiririza ddala, alibawaayo okuttibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama alina okunyiiga ku mawanga gonna, n'ekiruyi ku ggye lyabwe lyonna, abazikiririzza ddala, abagabudde okuttibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama asunguwalidde amawanga gonna; alina ekiruyi ku magye gaago gonna, era agawaddeyo gattibwe, gazikirizibwe gonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama alina okunyiiga ku mawanga gonna, n'ekiruyi ku ggye lyabwe lyonna: abazikiririzza ddala, abagabudde okuttibwa.