Isaiah 34:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sseddume z'embogo zirigwira wamu nazo, ente ennume ne zisseddume ez'amaanyi. Ettaka lyabwe lirinnyikkira omusaayi, n'enfuufu yaabwe erijeebeera amasavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Embogo zirifiira wamu nazo, n’obute obulume, ne ziseddume zirifiira wamu nazo. Ensi yaabwe erijjula omusaayi, n’enfuufu erinnyikira amasavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'embogo ziriserengeta wamu nazo, n'ente wamu ne zisseddume; n'ensi yaabwe eritamiira omusaayi, n'enfuufu yaabwe erisavuwala n'amasavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu balittibwa wamu n'embogo n'ente ennume wamu n'endaawo, ensi yaabwe ennyikire omusaayi, n'enfuufu yeetabule n'amasavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'embogo ziriserengeta wamu nazo, n'ente wamu ne ziseddume; n'ensi yaabwe eritamiira omusaayi, n'enfuufu yaabwe erisavuwala n'amasavu.