Isaiah 36:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka kino ky'agamba: ‘Kezekiya aleme kubawubisa; tasobola kubawonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka agambye bw’ati nti, Temukkiriza Keezeekiya kubalimbalimba tayinza kubawonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo bw'ayogera kabaka nti Keezeekiya tabalimba, kubanga taliyinza kubawonya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka oyo abalabula nti: ‘Heezeekiya aleme kubalimbalimba kubanga tayinza kubawonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo bw'ayogera kabaka nti Keezeekiya tabalimbanga; kubanga taliyinza kubawonya: