Isaiah 36:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abantu ne basirika busirisi, tebaayanukula kantu, kubanga kabaka yali abalagidde nti: “Temumunyega.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka bo baasirika busirisi tebaddamu, kubanga kabaka yali alagidde nti, “Temumuddamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bo ne basirika ne batamwanukula kigambo: kubanga ekiragiro kya kabaka kyali bwe kiti nti, “ Temumwanukulanga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne basirika, ne batamuddamu kigambo, kubanga kabaka yali alagidde nti: “Temubaako kye mumuddamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne basirika ne batamwanukula kigambo: kubanga ekiragiro kya kabaka kyali bwe kiti nti Temumwanukulanga.