Isaiah 37:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka w'e Kamati ali ludda wa? Ate ow'e Arupadi, ne kabaka w'ekibuga Sefaruvayimu, owa Ena n'ow'e Yivva?’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ali ludda wa kabaka w’e Kamasi ne kabaka w’e Alupadi ne kabaka w’ekibuga Sefarayimu oba ow’e Keena, oba ow’e Yiva?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ali ludda wa kabaka w'e Kamasi ne kabaka w'e Alupadi ne kabaka w'ekibuga Sefavayimu, ow'e Keena ne Yiva?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka bali ludda wa ab'omu bibuga Hamati ne Arupaadi, ne Sefarivayimu, wadde ow'e Hera n'ow'e Yivva?’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ali ludda wa kabaka w'e Kamasi ne kabaka w'e Alupadi ne kabaka w'ekibuga Sefavayimu ow'e Keena ne Yiva?