Isaiah 37:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kezekiya n'aggya ebbaluwa eyo mu mikono gy'ababaka n'agisoma, n'ayambuka mu Kiggwa ky'Omukama, n'agyanjululiza mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Keezeekiya n’aggya ebbaluwa mu mukono gw’ababaka n’agisoma: Keezeekiya n’ayambuka mu nnyumba ya Mukama n’agyanjuluza mu maaso ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Keezeekiya n'aggya ebbaluwa mu mukono gw'ababaka n'agisoma: Keezeekiya n'ayambuka mu nnyumba ya Mukama n'agyanjululiza mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Heezeekiya n'aggya ebbaluwa ku babaka, n'agisoma. N'ayambuka mu Ssinzizo, n'agyanjuluza mu maaso ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Keezeekiya n'atoola ebbaluwa mu mukono gw'ababaka n'agisoma: Keezeeluya n'ayambuka mu nnyumba ya Mukama n'agyanjululiza mu maaso ga Mukama.