Isaiah 37:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kituufu, ayi Mukama, bakabaka ba Assuri baazikiriza amawanga n'ensi zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mazima ddala Mukama, bakabaka b’e Bwasuli baazisa amawanga gonna n’ensi zaago,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima, Mukama, bakabaka b'e Bwasuli baazisa amawanga gonna n'ensi zaago,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyo kituufu, ayi Mukama, bakabaka ba Assiriya baazikiriza amawanga mangi, ensi zaago ne bazifuula matongo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima, Mukama, bakabaka b’e Bwasuli baazisa amawanga gonna n'ensi yaabwe,