Isaiah 38:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kezekiya n'akyukira eri ekisenge ne yeegayirira Omukama nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Keezeekiya n’akyuka n’atunuulira ekisenge n’asaba ne yeegayirira Mukama
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Keezeekiya n'akyuka n'atunuulira ekisenge ne yeegayirira Mukama n'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Heezeekiya n'akyuka n'atunula ku kisenge, ne yeegayirira Mukama ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Keezeekiya n'akyusiza amaaso ge ku kisenge ne yeegayirira Mukama n'ayogera nti