Isaiah 38:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe n'ekibuga kino nzija kubawonya mu mikono gya kabaka wa Assuri. Nzija kutaasa ekibuga kino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ndikuwonya ggwe n’ekibuga kino mu mukono gwa kabaka w’e Bwasuli: Era ndikuuma ekibuga kino.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndikuwonya ggwe n'ekibuga kino mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli, era ndirwanirira ekibuga kino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ndikuwonya ggwe n'ekibuga kino Yerusaalemu, ne nkuggya mu mikono gya kabaka wa Assiriya, era ndirwanirira ekibuga kino.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndikuwonya ggwe n'ekibuga kino mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli: era ndirwanirira ekibuga kino.