Isaiah 38:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kano ke kanaaba akabonero kw'onookakasiza nti Omukama anaatuusa ky'asuubizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Era kano ke kabonero k’onoofuna okuva eri Mukama nti Mukama alikola ekigambo ky’ayogedde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kano ke kanaaba akabonero k'onoofuna okuva eri Mukama nga Mukama alikola ekigambo kino ky'ayogedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisaaya era n'agamba Heezeekiya nti: “Kano ke kanaaba akabonero Mukama k'akuwa okukakasa ky'asuubizza:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kano ke kanaaba akabonero gy'oli okuva eri Mukama nga Mukama alikola ekigambo kino ky'ayogedde: