Isaiah 38:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjuba n'edda emabega amadaala kkumi ge yali ekkiridde.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Keezeekiya Kabaka wa Yuda bwe yassuuka, n’awandiika ebigambo bino;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekiwandiiko kya Keezeekiya kabaka wa Yuda, kye yawandiika nga awonye obulwadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Luno lwe luyimba, Heezeekiya, kabaka wa Buyudaaya lwe yawandiika ng'amaze okuwona obulwadde bwe:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuwandiika kwa Keezeekiya kabaka wa Yuda, bwe yamala okulwala era ng'awonye endwadde ye.