Isaiah 40:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani yali alambise Mwoyo w'Omukama, yadde eyali amuyigirizza ng'omubuulirizi we?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani eyali aluŋŋamizza Omwoyo wa Mukama? Ani ayinza okumuyigiriza n’amuwa amagezi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani eyali aluŋŋamizza Omwoyo gwa Mukama, oba eyamuweerera ebigambo n'amuyigiriza?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani yali awabudde Mwoyo wa Mukama, oba eyali amuwadde amagezi n'amuyigiriza?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani eyali aluŋŋamizza omwoyo gwa Mukama, oba eyamuweerera ebigambo n'amuyigiriza?