Isaiah 40:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kale nze munanfaananya ani? Ani bwe twenkana?” Omutukuvu bw'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kale mulinfaananya ani, ani gwe mulinnenkanya?” bw’ayogera Omutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ani gwe mulinfaananya nze okumwenkana? Bw'ayogera Omutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yennyini Omutuukirivu agamba nti: “Muyinza kungeraageranya n'ani? Mazima tewali annenkana.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale ani gwe mulinfaananya nze okumwenkana? bw'ayogera Omutukuvu.