Isaiah 40:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuddo gukala, ekimuli kiwotoka, naye ekigambo kya Katonda waffe kisigalawo emirembe gyonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera, naye ekigambo kya Katonda waffe kibeerera emirembe gyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera, naye ekigambo kya Katonda waffe kinaanyweranga ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weewaawo omuddo gukala n'ekimuli kiyongobera; naye ekigambo kya Katonda waffe kibeerawo ennaku zonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera: naye ekigambo kya Katonda waffe kinaanyweranga ennaku zonna.