Isaiah 41:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mazima temuliimu nsa, ne bye mukola temuli kantu; oli okubyesiga kyenyinyalwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, temuliiko bwe muli ne bye mukola tebigasa. Abo ababasinza bennyamiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, temuliiko gye muva, so n'omulimu gwammwe teguliiko gye guva; oyo abalonda wa muzizo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe mwennyini temuli kantu, ne bye mukola tebiriimu kantu. Alondawo okubasinza, aba kyenyinyalwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, temuliiko gye muva, so n'omulimu gwammwe teguliiko gye guva: oyo abalonda wa muzizo.