Isaiah 41:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze nasooka okubuulira Siyoni nti: ‘Laba, baabo.’ Ne mpeereza Yeruzaalemu eyaleeta amawulire amalungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nasooka okubuulira Sayuuni era ne mpeereza omubaka e Yerusaalemi ababuulire amawulire amalungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndisooka okugamba Sayuuni nti Balabe, balabe; era ndiwa Yerusaalemi omuntu aleeta ebigambo ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Mukama, Nze nasooka okukibuulira Siyooni, era ne ntuma ababaka, okubuulira Yerusaalemu amawulire amalungi nti: ‘Laba, baabo, baabo, abantu bo bakomawo!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndisooka okugamba Sayuuni nti Balabe, balabe; era ndiwa Yerusaalemi omuntu aleeta ebigambo ebirungi.