Isaiah 41:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natunula, naye tewaali n'omu; mu bo temuli mubuulirizi, temuli ayinza kuddamu nga mbuuzizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye tewali n’omu mu bakatonda bammwe eyabategeeza kino. Tewali n’omu awa bigambo biruŋŋamya, tewali n’omu addamu bwe mbuuza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe ntunula, tewali muntu; mu bo bennyini temuli ateesa ebigambo, ayinza okwanukula ekigambo bwe mbabuuza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ntunula mu balubaale, sirabamu alimu kantu. Era mu bo temuli muwi wa magezi gwe mbuuza kibuuzo, n'anziramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe ntunula, tewali muntu; mu bo bennyini temuli ateesa ebigambo, ayinza okwanukula ekigambo bwe mbabuuza.

Recommended Reading