Isaiah 41:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli omu ayamba munne, n'agamba muganda we nti: ‘Guma.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu yayamba muliraanwa we ng’agamba nti; “Guma omwoyo!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baayamba buli muntu muliraanwa we; buli muntu n'agamba muganda we nti, “Guma omwoyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli omu n'ayamba munne era n'amugamba nti: ‘Guma!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baayamba buli muntu muliraanwa we; buli muntu n'agamba muganda we nti Guma omwoyo.