Isaiah 42:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Taliwoggana wadde okuleekaana, yadde okusitula eddoboozi lye mu nguudo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Talireekaana wadde okuyimusa eddoboozi lye mu luguudo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Talireekaana oba okuyimusa eddoboozi lye, oba okuliwuliza mu luguudo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Talireekaana era taliyimusa ddoboozi lye, wadde okuliwuliza mu nguudo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Talireekaana so taliyimusa so taliwuliza ddoboozi lye mu luguudo.