Isaiah 42:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'obutuukirivu bwe Omukama yasiima okugulumiza etteeka lye n'okulifuula ery'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyasanyusa Mukama olw’obulungi obw’obutuukirivu bwe okukuza amateeka ge n’okugassaamu ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yasiima, olw'obutuukirivu bwe, okukuza amateeka n'okugassaamu ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama olw'okwagala okulokola abantu, yasiima okugulumiza Amateeka ge, abantu bagassengamu ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yasiima, olw'obutuukirivu bwe, okukuza amateeka n'okugassaamu ekitiibwa.