Isaiah 42:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyeyava amuyiwako olunyata lw'obusungu bwe, n'obuswandi bw'olutalo, bwamwetoolooza omuliro naye teyategeera; bwamusenkenya, naye teyakissaako mutima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyeyava abafukako obusungu bwe obubuubuuka n’obulumi bw’entalo. Beebungululwa ennimi z’omuliro naye tebaategeera. Gwabookya naye ne batakissaako mwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyeyava amufukako ekiruyi eky'obusungu bwe n'amaanyi ag'entalo; ne kimwokya enjuyi zonna era teyamanya; era kyamusonsomola, era teyakissaako mwoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyeyava abasunguwalira n'abakwatirwa ekiruyi, n'abasindikira entalo. Obusungu bwe ne bwaka ng'omuliro mu Yisirayeli yonna. Naye ne tutamanya biriwo, era ne tutabaako kye tuyiga!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyeyava amufukako ekiruyi eky'obusungu bwe n'amaanyi ag'entalo; ne kimwokya enjuyi zonna era teyamanya; era kyamusonsomola, era teyakissaako mwoyo.