Isaiah 42:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze Mukama; eryo lye linnya lyange; ekitiibwa kyange sikiwa mulala; wadde ettendo lyange okuliwa ebifaananyi bya balubaale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nze Mukama, eryo lye linnya lyange, n’ekitiibwa kyange sirikiwa mulala, newaakubadde ettendo lyange okukiwa bakatonda abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze Mukama; eryo lye linnya lyange; n'ekitiibwa kyange sirikiwa mulala, newakubadde ettendo lyange eri ebifaananyi ebyole.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze Mukama. Eryo lye linnya lyange, era ekitiibwa kyange sirikigabira mulala, wadde ettendo lyange okuliwa ebifaananyi ebyole.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze Mukama; eryo lye linnya lyange: n'ekitiibwa kyange sirikiwa mulala, newakubadde ettendo lyange eri ebifaananyi ebyole.