Isaiah 43:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama kino ky'agamba, eyakola ekkubo mu nnyanja, eyakola akakubo mu mazzi ag'amaanyi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati bw’ayogera Mukama, oyo eyakola ekkubo mu nnyanja, n’oluguudo mu mazzi amangi ennyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo bw'ayogera Mukama, akuba oluguudo mu nnyanja n'ekkubo mu mazzi ag'amaanyi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Edda Mukama yatema oluguudo mu nnyanja, n'ekkubo mu mazzi ag'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo bw'ayogera Mukama akuba oluguudo mu nnyanja n'ekkubo mu mazzi ag'amaanyi.