Isaiah 43:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eyaggyayo ebigaali n'embalaasi n'eggye ly'abatabaazi, bonna baagwa wansi, tebalisitukawo, bafuuyiddwa, bazikidde ng'enfuuzi:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyaleetera amagaali, n’embalaasi n’eggye, n’abaali bazze okubayamba, byonna awamu okugwa omwo, ne bitaddamu kusituka, nga bizikiridde, nga bikomye ng’akatambi akabadde kaaka:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
afulumya eggaali n'embalaasi, eggye n'obuyinza; bagalamira wamu, tebaligolokoka; bazikiridde, bazikidde ng'enfuuzi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yasaanyaawo eggye eddene ery'abaserikale abalina amagaali n'embalaasi. Baagwa ne bagaŋŋalama obutakyaddayo kuyimukawo, nga bonna bazikidde, ddala bazikidde ng'olutambi lw'ettaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
afulumya eggaali n'embalaasi eggye n'obuyinza; bagalamira wamu, tebaligolokoka; bazikiridde, bazikidde ng'enfuuzi: nti