Isaiah 43:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Leka kujjukira byayita, yadde obutaggya mwoyo ku by'edda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mwerabire eby’emabega, so temulowooza ku by’ayita.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nti Temujjukira ebyasooka okubaawo, so temulowooza bigambo bya dda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama oyo agamba nti: “Temutunuulira bya dda, ebyaliwo mu mirembe egiyise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temujjukira ebyasooka okubaawo, so temulowooza bigambo bya dda.