Isaiah 43:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjajjaawo eyasooka yasobya, n'abataputa bo baakola ekibi gye ndi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitaawo eyasooka yasobya, abakulembeze bo baanjemera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitaawo eyasooka yayonoona n'abawolereza bo bansobya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjajjammwe eyasooka yayonoona, n'abayigiriza bammwe baakola ebibi, ne bannyiiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawo eyasooka yayonoona n'abategeeza bo bansobya.