Isaiah 43:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Totya, kubanga ndi naawe; abaana bo ndibaggya ebuvanjuba, ndikukuŋŋaanya okuva ebugwanjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Totya, kubanga nze ndi nawe, ndireeta ezzadde lyo okuva ebuvanjuba era nkukuŋŋaanye okuva ebugwanjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Totya; kubanga nze ndi wamu naawe; ndireeta ezzadde lyo okuliggya ebuvanjuba ne nkukuŋŋaanya okuva ebugwanjuba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Totya, kubanga Nze ndi wamu naawe. Ndikuŋŋaanya abantu bo, ne mbaleeta okubaggya ebuvanjuba n'ebugwanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Totya; kubanga nze ndi wamu naawe: ndireeta ezzadde lyo okuliggya ebuvanjuba ne nkukuŋŋaanya okuva ebugwanjuba;