Isaiah 43:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Fulumya abantu bamuzibe, sso ng'amaaso balina, bakiggala sso ng'amatu balina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Fulumya abo abalina amaaso naye nga tebalaba, abalina amatu naye nga tebawulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Fulumya abo abalina amaaso naye nga bazibe, abaggavu b'amatu abalina amatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Muleete abantu bange bawozesebwe Balina amaaso, naye bamuzibe; balina amatu, naye bakiggala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Fulumya abazibe b'amaaso abalina amaaso n'abaggavu b'amatu abalina amatu.