Isaiah 44:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nze agamba eddubi nti: ‘Kala, emigga gyo ŋŋenda kugikaza.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agamba amazzi g’obuziba bwe nnyanja nti, ‘Kalira, era ndikaliza emigga gyo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
agamba obuziba nti Kalira, nange ndikaliza emigga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze ndagira, ne nkaliza obuziba bw'ennyanja, awamu n'emigga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
agamba obuziba nti Kalira, nange ndikaliza emigga: