Isaiah 45:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zimusanze oyo agamba kitaawe nti: ‘Ozadde ki?’ Oba agamba nnyina nti: ‘Ozadde ki kino?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zimusanze oyo agamba kitaawe nti, ‘Wazaala ki?’ Oba nnyina nti, ‘Kiki ky’ozadde?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zimusanze oyo agamba kitaawe nti, “Ozaala ki?” Oba omukazi nti, “ Olumwa kuzaala ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zimusanze oyo agamba kitaawe ne nnyina nti “Mwanzaalira ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zimusanze oyo agamba kitaawe nti Ozaala ki? oba omukazi nti Olumwa kuzaala ki?