Isaiah 45:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna wamu baliswala ne basonyiwala; abakola ebifaananyi bya balubaale balivaawo nga baswadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna abakola bakatonda abakole n’emikono baliswazibwa, balikwatibwa ensonyi, bonna balikwata ekkubo limu nga baswadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balikwatibwa ensonyi, weewaawo, baliswala, bonna: baligendera wamu mu kuswala abakola ebifaananyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakola ebifaananyi bye basinza bonna awamu we bafabenkana balikwatibwa ensonyi, ne baswazibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balikwatibwa ensonyi, weewaawo, baliswala, bonna: baligendera wamu mu kuswala abakola ebifaananyi.