Isaiah 45:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mudde gye ndi, mulokoke, mwenna enkingi z'ensi, kubanga nze Katonda, teri mulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mudde gye ndi, mulokoke, mmwe mwenna abali ku nkomerero z’ensi, kubanga nze Katonda so tewali mulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutunuulire nze, mulokoke, mmwe enkomerero zonna ez'ensi: kubanga nze Katonda so tewali mulala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mutunuulire Nze mulokolebwe, mmwe ab'omu nsonda zonna ez'ensi, kubanga Nze Katonda, era tewali mulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutunuulire nze, mulokoke, mmwe enkomerero zonna ez'ensi: kubanga nze Katonda so tewali mulala.