Isaiah 45:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mu Mukama bonna abantu ba Yisirayeli mwe balisanga obutuukirivu n'ekitiibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mu Mukama ezzadde lyonna erya Isirayiri mwe liriweerwa obutuukirivu era mwe liryenyumiririza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu Mukama ezzadde lyonna erya Isiraeri mwe liriweerwa obutuukirivu era mwe liryenyumiririza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu Nze Mukama, ezzadde lyonna erya Yisirayeli mwe liriweerwa obutuukirivu era mwe liryenyumiririza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu Mukama ezzadde lyonna erya Isiraeri mwe liriweerwa obutuukirivu era mwe liryenyumiririza.