Isaiah 45:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze Mukama, teri mulala; okuggyako nze teri katonda mulala; nzija kukusiba omusipi, sso ggwe tomanyi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze Mukama, tewali mulala. Tewali katonda mulala wabula nze. Ndikuwa amaanyi wadde nga tonzisaako mwoyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze Mukama so tewali mulala; tewali Katonda wabula nze; ndikusiba olukoba, newakubadde nga tommanyanga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze Mukama nzekka, teri mulala. Nze nzekka Nze Katonda. Ndikuwa amaanyi ge weetaaga, newaakubadde nga ggwe tommanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze Mukama so tewali mulala; tewali Katonda wabula nze: ndikusiba olukoba, newakubadde nga tommanyanga: