Isaiah 46:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Munangeranya ku ani era munnenkanya n'ani? Munanneefaanaanyiriza ani gwe munaageranya nange?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ani gwe mulinfaananya era gwe mulinnenkanya era gwe mulingerageranyaako tufaanane?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani gwe mulinfaananya era gwe mulinnenkanya era gwe mulingeraageranyaako tufaanane?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ani gwe mulinfaananya ne mumunnenkanya, oba gwe mulingeraageranya naye nti anfaanana?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani gwe mulinfaananya era gwe mulinnenkanya era gwe mulingererako tufaanane?