Isaiah 47:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuula ng'osirise, genda mu kizikiza, ggwe muwala w'Abakaludeya; kubanga tokyaddayo kuyitibwa nnaabakyala wa bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tuula mu kasirise yingira mu kizikiza ggwe omuwala w’Abakaludaaya, tebakyakuyita kabaka omukazi afuga obwakabaka obungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tuula ng'osirise, yingira mu kizikiza, ggwe omuwala w'Abakaludaaya; kubanga tebakyakuyitanga Mukyala wa mu bwakabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Tuula ng'osirise, weewunikire mu kizikiza, ggwe ekibuga ky'Abakaludaaya! Kubanga oliba tokyayitibwa Nnaabakyala w'Obwakabaka obungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tuula ng'osirise, weegendere mu kizikiza, ggwe omuwala w'Abakaludaaya: kubanga tebakyakuyitanga Mukyala wa mu bwakabaka.