Isaiah 48:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, nkutukuzza, sso si nga ffeeza; nkugerezza mu kabiga ak'ennaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba nkugezesezza naye si nga ffeeza. Nkugezesezza mu kirombe ky’okubonaabona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, nkulongoosezza naye si nga ffeeza; nkugezesezza mu kirombe ky'okubonaabona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe nabatukuliza mu kubonaabona, nga ffeeza bw'atukulizibwa mu kabiga k'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, nkulongoosezza naye si nga ffeeza; nkulondedde mu kikoomi kwe kubonyaabonyezebwa.