Isaiah 48:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bino wabiwulira, birabe byonna. Tobikkiriza? N'okuva kati nzija kukubuulira, ebintu ebyali bikisiddwa, by'otomanyanga nako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulabe ebintu bino nabibagamba dda, era temubikkirize? “Okuva leero nzija kubabuulira ku bintu ebiggya ebigenda okujja, eby’ekyama bye mutawulirangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wakiwulira; laba bino byonna; nammwe temulikibuulira? Nkulaze ebigambo ebiggya okuva mu biro bino, ebigambo ebyakwekebwa, by'otomanyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ebyo byonna mwabiwulira, era mwabiraba, byatuukirira. Kale temubikkirizza nti byali bituufu? Okuva kati nja kubabuulira ebiggya ebyali bikyakisiddwa, era bye mutamanyanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wakiwulira; laba bino byonna; nammwe temulikibuulira? Nkulaze ebigambo ebiggya okuva mu biro bino, ebigambo ebyakwekebwa, by'otomanyanga.