Isaiah 49:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensozi zange zonna ndizifuula makubo, n'enguudo zange zirigulumira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ndifuula ensozi zange zonna okuba amakubo era enguudo zange ennene zirigulumizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndifuula ensozi zange zonna okuba ekkubo, n'enguudo zange zirigulumizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ensozi zange zonna ndizitemamu amakubo, ne nnima enguudo, abantu bange mwe balitambulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndifuula ensozi zange zonna okuba ekkubo, n'enguudo zange zirigulumizibwa.