Isaiah 49:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, baliva ewala; abamu baliva emambuka n'abalala ebugwanjuba, n'abandi baliva mu nsi y'e Sinimu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, abantu bange balidda okuva ewala, abamu, baliva mu bukiikakkono n’abalala ebuvanjuba, n’abalala bave mu nsi ye Sinimu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, bano baliva wala; era, laba, bano baliva obukiikakkono n'ebugwanjuba; era bano mu nsi y'e Sinimu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulabe, abantu bange abo baliva wala: abamu baliva ebukiikakkono n'ebugwanjuba, n'abamu mu nsi y'e Sinimu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, bano baliva wala: era, laba, bano baliva obukiika obwa kkono n'ebugwanjuba; era bano mu nsi y'e Sinimu.