Isaiah 49:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Siyoni yagamba nti: “Omukama anjabulidde, Omukama anneerabidde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Sayuuni n’ayogera nti, “ Mukama andese, era Mukama wange anneerabidde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Sayuuni n'ayogera nti, “ Mukama andese, era Mukama anneerabidde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Ekibuga Siyooni kigamba nti: “Mukama anjabulidde era Mukama anneerabidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Sayuuni n’ayogera nti Mukama andese, era Mukama anneerabidde.