Isaiah 49:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi, oba abasibe okubaggya ku mukambwe?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi, oba omuwambe omutuukirivu okuwona omutabaazi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omunyago guliggibwa ku b'amaanyi, oba abawambibwa olw'ensonga baliteebwa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ow'amaanyi oyinza okumuggyako omunyago, oba okuta abawambiddwa omukambwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omunyago guliggibwa ku b'amaanyi, oba abawambibwa olw'ensonga baliteebwa?