Isaiah 5:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu alifeebezebwa, obw'omuntu bulitoowazibwa, amaaso g'abeekuza gagenda kussibwa wansi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu alitoowazibwa, abantu bonna balikkakkanyizibwa era amaaso g’abo abeemanyi nago gakkakkanyizibwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu aliswazibwa, n'abamalala balitoowazibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli muntu aliswazibwa, n'abeekulumbaza balitoowazibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omukopi akutamizibwa, n'omukulu atoowazibwa, n'amaaso g'ab'amalala gatoowazibwa: