Isaiah 5:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zibasanze abo abeetwala ng'abagezi, abeeyita abategeevu mu ndaba yaabwe!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zibasanze abo abeeraba ng’abalina amagezi, era abagezigezi bo nga bwe balaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zibasanze abo abeemanyi bwe bali abagezi, era abakalabakalaba mu kulaba kwabwe bo!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zibasanze abo abeemanyi bwe bali abagezi, abeetenda obutegeevu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zibasanze abo abalina amagezi mu maaso gaabwe bo, era abakabakaba mu kulaba kwabwe bo!