Isaiah 5:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zibasanze abo abazira mu kunywa evviini, bakafulu mu kusiwa emyenge,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zibasanze abo abazira mu kunywa omwenge era mu kutabula ekitamiiza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zibasanze abo abalina amaanyi okunywa omwenge, era abazira okutabula ekitamiiza:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zibasanze abo ab'amaanyi mu kunywa omwenge, abazira mu kutabula ebitamiiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zibasanze abo abalina amaanyi okunywa omwenge, era abazira okutabula ekitamiiza: