Isaiah 50:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda yaggula amatu gange; nange saajeema, sadda mabega.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Ayinzabyonna azibudde okutu kwange ne siba mujeemu. Sizzeeyo mabega.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda aggudde okutu kwange, ne ssiba mujeemu ne ssikyuka kudda mabega.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Afugabyonna anzigudde amatu ne sijeema kudda nnyuma kumuvaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda aggudde okutu kwange, ne ssiba mujeemu ne ssikyuka kudda nnyuma.