Isaiah 51:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga nze Mukama Katonda wo, asiikuula ennyanja n'amayengo gaayo ne gawuluguma. Omukama w'Amagye, lye linnya lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nze Mukama Katonda wo, asiikuula amayengo g’ennyanja ne gawuluguma: Mukama ow’Eggye lye linnya lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nze ndi Mukama Katonda wo asiikuusa ennyanja amayengo gaayo ne gawuluguma; Mukama ow'eggye lye linnya lye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze Mukama Katonda wo, aleetera ennyanja okusiikuuka amayengo gaayo ne gawuluguma. Mukama Nnannyinimagye lye linnya lyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nze ndi Mukama Katonda wo asiikuusa ennyanja amayengo gaayo ne gawuluguma: Mukama ow'eggye lye linnya lye.