Isaiah 51:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu baana be yazaala temwali amukulemberamu; mu baana bonna be yakuza temwali amukwata ku mukono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku baana aboobulenzi bonna be yazaala tewali n’omu wa kumukulembera. Ku baana bonna aboobulenzi be yakuza tewali n’omu wa kumukwata ku mukono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku baana bonna be yazaala tekuli wa kumukulembera; so tekuli amukwata ku mukono ku baana bonna be yalera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu baana bo bonna be wazaala, temuli n'omu wa kukukulembera; mu be weeyolera temuli n'omu wa kukukwata ku mukono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku baana bonna be yazaala tekuli wa kumukulembera; so tekuli amukwata ku mukono ku baana bonna be yalera.